John 15:13-15

13 aTewali kwagala kusinga okw’omuntu awaayo obulamu bwe olwa mikwano gye. 14 bMuba mikwano gyange bwe mukola bye mbalagira. 15 cOlwo nga sikyabayita baddu, kubanga omuddu tamanya bifa ku mukama we. Kaakano mmwe muli mikwano gyange, kubanga mbategeezezza byonna Kitange bye yaŋŋamba.
Copyright information for LugEEEE